Skip Navigation

DVD Ilustrado Multilíngue

The Biology of Prenatal Development




BIOLOGIA OWO KUKULA KWO'MWANA MULUBUTO LWA NYINA

.Luganda [Ganda]


 

Baixar Versão em PDF  O Que é PDF?
 

Capítulo 1   Introdução

Eno yengeli bu 'cell' bwo musaaja bwe gaata ne'ggi lwao mukaazi okufuka 'zygote' mukisera kino butuka amaagi amakulu obusilivo kikumi kino kyekimu kubyafayo mubyo butonde kunsi.

Bakakensa abononyereza ku misomo gino kakati batege ne'ngeri omubori gwomuntu bwe kolamu nga omukazi ali lubuuto mu myezi omwenda - nga omwana tanazali-bwa.

Okukula kwo mwana nga tanazalibwa kimanyidwa nga kisera kyo kutekateka umunto akula mulubuto afuna oba ebutindo byo mubiri, era omwana atandikiza okwegeza mubukodyo byana kuzesa ukobera wo kunsi nga'maze okuzalibwa.

Capítulo 2   Terminologia

Mubantu olubuuto lutwa nga wiiki asaatu mumukaga okuva nga okuwa kubadewo, paka nga omwana azalidwa.

Wiiki ezisoka omunana nga owaku kumaze okubawo, omuntu akula mulubuuto ayijibwa bwa 'embryo,' amakalu gakyo nti ekikulila munda. Era ekisera kino kiwiti bwa 'embryonic period', kyekibamu okukula okwebitundi byomubiri ne nzirukanya yo'mubiri.

Okuva ku wiki omunana okutukira dala omwana bwazalibwa, omwana akuwa mumubiri ayitibwa 'fetus' mululimi ohwa kina sayinsi, amakulu nti owenda atabakuzalibwa. Mukisera kino ekiwitibwa 'fetal period', omubiri gwo ngera okugaja ne nzirukanya yo'mubiri edamunkola.

Ebisera ebya 'embryonic' ne 'fetal' mumitendera gino babayo okuva omukazi bwa waka.