Skip Navigation

DVD Ilustrado Multilíngue

The Biology of Prenatal Development




BIOLOGIA OWO KUKULA KWO'MWANA MULUBUTO LWA NYINA

.Luganda [Ganda]


 

Baixar Versão em PDF  O Que é PDF?
 

Desenvolvimento Embrionário: 4 a 6 Semanas

Capítulo 11   4 Semanas: Líquido Amniótico

Mu wiiki nya 'embryo' yetololwa amari amatangauu agayitibwa 'aminion' mu kasaswo ka'maazi. Amaazi gano agaba mukasawo omwana mwakulira, gayitibwa 'aminiotic fluid' geega yamba 'embryo'okukuma no'kuyiiza ebisago omwana bye yandi tuseko mulubuuto.

Capítulo 12   O Coração em Ação

Omutima kakano gukuba emirundi kikumi mukumi nesatu buli dakika.

Laba mti'omutima gukyusa langi nga omusayi bweguyingira ne bwegufuluma 'chambers' nga omutima gukuba.

Omutima gukuba nga emirundi obukadde atano mu ena omwana nga tanazalibwa emirundi obuwumbi busatu mu okadde bibiri omuntu nga'wangadde emyaka kinaana.

Capítulo 13   O Crescimento do Cérebro

Okukula kwo'mutima kulababi munfanana yo'bwongo bwo mumaso ('forebrain,') obwomukati ('mid brain') ne 'hindbrain'.

Capítulo 14   Brotos dos Membros

Emiko na'magulu bitandiika okukula mu wiiki nya egeliyo bugulo no'bukono butandikiriza okulabi.

Omubiri mutangavu kukisera kino kubanga akabiri ka 'cell' kamu koka kekagubika.

Olususu bwelutandikiza oku okukula, olulekerawo okuba olutangavu, ekitegeza nti tuja kulaba ebye yomubiri nga bikula okula okumala omwezi gumu omulala.

Capítulo 15   5 Semanas: Hemisférios Cerebrais

Mubanga lya wiiki nya oba tano, obwongo bweyongera okukula amangu'dala era bwegabanyamu ebitundu bitano ebyeyawufu.

Omutwe gubamu ebitundu kimu kyaku satu ekyo byagagauu bwa 'embryo'.

Ekitundu kiyitibwa 'celebral hemisphere' kitandiika okweyo leka era mpola mpolia ne'bitundu byo'bwongo.

Emigaso gitambulizibwa oba egifugibwa 'celebral hemispheres' biri nga okuyiga ,okulowoza, okujikira' okwogera'okulaba' okuwulira' okutambula kwomubiri otariko kulowoza, no'kutereza ensobi.

Capítulo 16   Vias Respiratórias Principais

Mu mitendera jo'kusa kwomubiri oba omuntu 'bronchi' eyo kukuno ne kudyo kako biberawo era mpola mpola eyegata omudumo gwe mpewo 'trachea' oba 'wind pipe' na muwugwe.

Capítulo 17   Fígado e Rins

Ekibumba kakono kijula mubitundu ebiri okumpi no'olubuto okwerilaniza no'mutima.

Ensigo ezenkala kaura zewo-leka mu wiiki tano.

Capítulo 18   Saco Vitelino e Células Germinativas

Ka 'yolk sac' kabaamu bu 'cells' obuvamu omwana oba omuntu owitibwa 'germ cells'. Mu wiiki nga tano bu 'germ cells' buno butambula ne begenda mu' 'reproductive organs' ebirinanye ensigo.

Capítulo 19   Placas da Mão e Cartilagem

Era mu wiiki tano, 'embryo' ekuza obukono oba 'hand plates' ne 'cartilage' atandiikiza okwewoleka mu wiiki tano ne'kitundu.

Wano tutandika okulaba kakono ne nyingo egalo kwezegatila kumukono mu wiiki tan one naku mukaaga.