| |
Desenvolvimento Embrionário: 4 a 6 Semanas
Capítulo 11 4 Semanas: Líquido Amniótico
|
| |
| Mu wiiki nya
'embryo' yetololwa amari
amatangauu agayitibwa 'aminion'
mu kasaswo ka'maazi.
Amaazi gano agaba mukasawo
omwana mwakulira,
gayitibwa 'aminiotic fluid'
geega yamba 'embryo'okukuma no'kuyiiza
ebisago omwana bye yandi tuseko mulubuuto.
|
Capítulo 12 O Coração em Ação
|
| |
| Omutima kakano gukuba emirundi
kikumi mukumi nesatu buli dakika.
Laba mti'omutima gukyusa langi
nga omusayi bweguyingira ne bwegufuluma
'chambers' nga omutima gukuba.
Omutima gukuba nga
emirundi obukadde atano mu ena
omwana nga tanazalibwa
emirundi obuwumbi busatu mu
okadde bibiri
omuntu nga'wangadde emyaka
kinaana.
|
Capítulo 13 O Crescimento do Cérebro
|
| |
| Okukula kwo'mutima kulababi
munfanana
yo'bwongo bwo mumaso
('forebrain,')
obwomukati ('mid brain')
ne 'hindbrain'.
|
Capítulo 14 Brotos dos Membros
|
| |
| Emiko na'magulu bitandiika
okukula
mu wiiki nya egeliyo bugulo
no'bukono butandikiriza okulabi.
|
| Omubiri mutangavu kukisera kino
kubanga akabiri ka 'cell' kamu
koka kekagubika.
Olususu bwelutandikiza
oku okukula,
olulekerawo okuba olutangavu,
ekitegeza nti tuja kulaba
ebye yomubiri
nga bikula okula okumala omwezi
gumu omulala.
|
Capítulo 15 5 Semanas: Hemisférios Cerebrais
|
| |
| Mubanga lya wiiki nya oba tano,
obwongo bweyongera okukula
amangu'dala
era bwegabanyamu ebitundu bitano
ebyeyawufu.
Omutwe gubamu ebitundu kimu kyaku
satu ekyo byagagauu bwa 'embryo'.
Ekitundu kiyitibwa 'celebral hemisphere'
kitandiika okweyo leka
era mpola mpolia ne'bitundu
byo'bwongo.
Emigaso gitambulizibwa oba egifugibwa
'celebral hemispheres'
biri nga okuyiga ,okulowoza,
okujikira' okwogera'okulaba'
okuwulira' okutambula kwomubiri
otariko kulowoza,
no'kutereza ensobi.
|
Capítulo 16 Vias Respiratórias Principais
|
| |
| Mu mitendera jo'kusa kwomubiri
oba omuntu
'bronchi' eyo kukuno ne kudyo
kako biberawo
era mpola mpola eyegata
omudumo gwe mpewo 'trachea' oba
'wind pipe'
na muwugwe.
|
Capítulo 17 Fígado e Rins
|
| |
| Ekibumba kakono kijula mubitundu
ebiri okumpi no'olubuto
okwerilaniza no'mutima.
Ensigo ezenkala kaura zewo-leka
mu wiiki tano.
|
Capítulo 18 Saco Vitelino e Células Germinativas
|
| |
| Ka 'yolk sac' kabaamu bu 'cells'
obuvamu omwana oba omuntu
owitibwa 'germ cells'.
Mu wiiki nga tano
bu 'germ cells' buno butambula
ne begenda mu' 'reproductive organs'
ebirinanye ensigo.
|
Capítulo 19 Placas da Mão e Cartilagem
|
| |
| Era mu wiiki tano,
'embryo' ekuza obukono oba
'hand plates'
ne 'cartilage' atandiikiza
okwewoleka mu wiiki tano ne'kitundu.
Wano tutandika okulaba
kakono
ne nyingo egalo kwezegatila
kumukono mu wiiki tan one naku mukaaga.
|